Kkooti ewozesa abalyake n’abakenuzi mu Kampala eyongezzaayo okuwulira omusango oguvunaanibwa Minisita Amos Lugoloobi olw’Omulamuzi aguli mu mitambo, Margret Tibulya obutalabikako.
Amos Lugoloobi avunaanibwa omusango gw’okubba amabaati agaali gaweereddwa abawejjere be Karamoja nagaseresa ebiyumba by’embuzi ku ffaamu ye.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.