KCCA egobye abatuuze abasoba mu 200 ku ttaka e Kyanja

Abatuuze abasoba mu 200 be basobeddwa eka ne mu kibira oluvannyuma lw’ennyumba zaabwe okumenyebwa ekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA.
Ezimu ku nnyumba ezimenyeddwa mwemubadde neya Taata w’omwana akubye omulanga nga yeebuuza gyagenda okudda n’omwana we omuwere mukyala we gwamusuulidde oluvanyuma lwa KCCA okubasengula ku ttaka kwebabadde bawangaalira e Kyanja mu zooni ya Walufumbe.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply