Kansiime Anne alumbye Zahara ku lugoye lweyayambadde

Pinterest LinkedIn Tumblr +

#Wolokoso;
Kazanyirizi Kansiime Anne yavuddeyo najjerega ennyambala ya Zahara Totto ( Zahara Totto & Annatalia Oze) bweyabadde ku TV olunaku lw’eggulo. Kansiime yakubye ekifaananyi okuva ku TV ye nakiteeka ku mukutu gwe ogwa Face Book nawamdiikako nti ‘Tuli kuki!!!?’. Oluvannyuma yayongeddeko nti alinga eyezinze mu ‘toilet paper’. Kansiime mukwewozaako yagambye nti alowooza kino Zahara tekijja kumuluma kuba talina kirungi kyaliyogera ku banne, nti kano kajakuba katono nnyo okmujja mu mbeera.

Share.

Leave A Reply