Kakwenza afunye obukadde 40 okutaasa abamweyimirira

Omuwandiisi w’obutabo Kakwenza Rukirabashaija avuddeyo nategeeza ku mukutu gwe ogwa Twitter nga bwasobodde okufuna ensimbi obukadde 40 okusobola okutaasa mikwano gye 4 abamweyimirira Kkooti Omulamuzi Dr. Douglas Singiza beyabadde alagidde buli omu asasule obukadde 10 olwokulemwa okuzza Kakwenza mu Kkooti oba basibwe.
Bano kuliko; Munnamateeka Julius Galisonga, Ssaabawandiisi wa National Unity Platform – NUP David Lewis Rubongoya, Anna Ashaba ne Job Kaija.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Ntuse Kusimba 97.3πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi Ku bakazi Abambala #Mini Eyo
#1juneneyimbirabyangefinalsnimrodluwero
#suremanssegawa

Ntuse Kusimba 97.3πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi Ku bakazi Abambala #Mini Eyo
#1juneneyimbirabyangefinalsnimrodluwero
#suremanssegawa
...

1 0 instagram icon
Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among awadde ebiragiro ebiggya ku Babaka abebulankanya mu ntuula za Palamenti. Ono agamba nti balonda Ababaka abasoba mu 500 okukiikirira abantu naye abalabikako mu ntuula za Palamenti balubatu neyewuunya gyebabeera.

Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among awadde ebiragiro ebiggya ku Babaka abebulankanya mu ntuula za Palamenti. Ono agamba nti balonda Ababaka abasoba mu 500 okukiikirira abantu naye abalabikako mu ntuula za Palamenti balubatu neyewuunya gyebabeera. ...

27 0 instagram icon
Umar savior 19, nga muyizi ku Uganda Institute of Information and Communication Technology-Nakawa, ne mukwano ggwe bwebakutte akatambi nga bagamba nti amasimu agabbibwa bagabatwalira bategeezezza Uganda Police Force nti akatambi bakakutte kufuna views ku tiktok.
Bano bakutwalibwa mu Kkooti bavunaanibwe omusango gwa computer misuse.
Bya Kamali James

17 0 instagram icon
Omumyuuka w'omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga bwebakutte omuvubuka eyakoze akatambi nga yewaana nga bwebamutwalira amasimu agabiddwa ku bantu okugakyuusa.

Omumyuuka w`omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga bwebakutte omuvubuka eyakoze akatambi nga yewaana nga bwebamutwalira amasimu agabiddwa ku bantu okugakyuusa. ...

93 9 instagram icon
Nze ntuusewo πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯🀟 ssaawa Yandoongo Baaba Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi #Kubabala Abantu Eyo πŸ˜‚πŸ˜‚πŸ˜‚ Live Ku 97.3 
#1juneneyimbirabyangefinalsnimrodluwero
#suremanssegawa

Nze ntuusewo πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯🀟 ssaawa Yandoongo Baaba Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi #Kubabala Abantu Eyo πŸ˜‚πŸ˜‚πŸ˜‚ Live Ku 97.3
#1juneneyimbirabyangefinalsnimrodluwero
#suremanssegawa
...

2 0 instagram icon