Breaking
News: Waliwo omulwanirizi weddembe avuddeyo nasuula emisanvu e Mpereerwe ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gayaaza ngalaga obutali bumativu bwe
News: Minisita avunaanyizibwa ku Gavumenti ezebitundu Balaam Barugahara Ateenyi avuddeo nakomba kwebaza eriibwa nti kikafuuwe tewali agenda kutwala
News: Olwaleero mazaalibwa ga Creative Director Jimex Ssemanda aka Nannyinimutwe, Kibojjera ku Lwazi, Muzeeyi Mutiini.
Sports
IGP awadde abaddusi ba Poliisi emotoka
December 23, 2021 · Mubiru Ali
Omuduumizi wa Uganda Police Force IGP J.M Okoth-Ochola, olunaku lw’eggulo yakwasizza abasirikale ba Poliisi abaddusi b’emisindi emotoka enabayamba nga ku byentambula. Omukolo gwabadde ku kitebe kya Poliisi e Naguru.