Bannabyabufuzi okuva mu bibiina ebyenjawulo okuli Allaince for National Transformation nga bakulembeddwamu Gen. Mugisha Muntu, Winnie Kiizza nabalala begasse ku Bannakibiina kya National Unity Platform abakulembeddwamu Pulezidenti w’Ekibiina Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine, Dr. Lina Zedriga Waru, David Lewis Rubongoya kwossa n’Ababaka okuli Hon. Shamim Malende bebamu ku beetabye mukusabira omwoyo gw’omugenzi Hon. Jolly Mugisha agenda okuziikibwa olwaleero ssaawa mwenda.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.