Breaking
News: Olutindo-Nabawanuka-Gavumenti yakola nsobi okuggalawo NGOs. Bobi Wine ne Muhoozi ku ballot kiwedde!
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano omutendera gwessota Litemamukontanyi terinaluba likyatema
News: Alex Opeju muyizi wa Senior Six muyizi ku ssomero lya Bugwere High School , Namirembe mu Disitulikiti ye Budaka ngakola PEMICT.
News
Omuliro gukutte ebyuuma bya kasooli e Nakuwadde
January 24, 2024 · Mubiru Ali
Ebintu byabukadde na bukadde bisirikidde mu nnabbambula w’omuliro akutte ebyuuma byakasooli ku kyalo Nakuwadde mu Disitulikiti y’e Wakiso enkya yaleero. Kigambimbwa nti omuliro gwatandise eyo mu matumbi budde ku ssaawa nga kumi, wabula ekyavuddeko omuliro guno tekinategeerekeka.