Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,436 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

UPDF erumbye enkambi za Kony 3 mu Central African Republic

August 20, 2024 · Mubiru Ali
Bakkomando b’Eggye lya UPDF nga bali wamu n’abasirikale b’eggye lya South Sudan People’s Defence Forces (SSPDF) wamu n’aba Central African Republic (CAR) bakoze ekikwekweto olwaleero ku nkambi 3 ezomumpembe Joseph Kony ezisangibwa mu buvanjuba bwa Sam Ouandja mu Central African Republic nebazisanyaawo era nebabowa n’ebintu ebyenjawulo.
UPDF egamba nti yakukufugaza abayeekera bano bonna nga babanoonye gyebekwese ku lukalu lwa Afirika.
#ffemmwemmweffe