Breaking
News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 308 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Abantu nga Among si kyekizibu kya Uganda – Pulezidenti Museveni

March 23, 2024 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Abantu nga Sipiika Anita Among si kyekizibu. Ekizibu kya kyennyini be bantu abenkwe abakolera abagwiira. Bano bali bankwe abakolera abagwiira ababi nga abasiyazi. Lwaki obeera oyogera nnyo ku bantu nga Anita Among ku social media okusinga kwabo abali b’enkwe? Ntandise okufuna obubaka ku bali b’enkwe bano era tugenda kubaanika.
Mbadde mpulira abantu nga balumba Sipiika n’ababaka abamu. Abamu ku bano Babaka bato bayizi abakava mu Yunivasite, abamu bayinza okukyamuka nebewola ssente, amabanja oba okukola ensobi. Naye ffe mu National Resistance Movement – NRM, tulabe engeri gyetuyambamu abantu baffe abo okuva mu nsobi ezo.”