Engule 2016 eggyiddwako akawuuwo

Libadde ssanyu jjereere nate akawungeezi ka Leero wano ku Luboggola Simba e Bukoto eri abakontanyi wamu n’abaweereza b’engule  bwebadde eggulwawo n’olukontana olusooka ku mpewo za Luboggola Simba .

Omukolo guno ogw’okuggulawo olukontana olusooka ku mpewo gukuliddwamu Ssentebe wa Luboggola Simba, Hajji Aga Ssekalaala asinzidde wano okwagaliza abakontanyi obuwanguzi obw’omuggundu .

Jjukira Ssengule oba Nangule w’omwaka guno atwala obukadde 18 okuva wano ku Luboggola Simba ate endukusa ye n’ebuukayo n’obukadde buna okuva mu na RNJ Power Center .

Abakontanyi abagiggyeko akawuuwo mwebuli  ; Mukasa Moureen n’endukusa ye Namata Doreen ( Mutima) ,  Omulangira Kabiswa Kayemba n’endukusa ye  Kagulu Joel wamu ne Kikomeko Moses n’endukusa ye Batte Abdu Kigere naga bano bazzukulu ba Mukalo e Kambugu .

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among awadde ebiragiro ebiggya ku Babaka abebulankanya mu ntuula za Palamenti. Ono agamba nti balonda Ababaka abasoba mu 500 okukiikirira abantu naye abalabikako mu ntuula za Palamenti balubatu neyewuunya gyebabeera.

Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among awadde ebiragiro ebiggya ku Babaka abebulankanya mu ntuula za Palamenti. Ono agamba nti balonda Ababaka abasoba mu 500 okukiikirira abantu naye abalabikako mu ntuula za Palamenti balubatu neyewuunya gyebabeera. ...

3 0 instagram icon
Umar savior 19, nga muyizi ku Uganda Institute of Information and Communication Technology-Nakawa, ne mukwano ggwe bwebakutte akatambi nga bagamba nti amasimu agabbibwa bagabatwalira bategeezezza Uganda Police Force nti akatambi bakakutte kufuna views ku tiktok.
Bano bakutwalibwa mu Kkooti bavunaanibwe omusango gwa computer misuse.
Bya Kamali James

Umar savior 19, nga muyizi ku Uganda Institute of Information and Communication Technology-Nakawa, ne mukwano ggwe bwebakutte akatambi nga bagamba nti amasimu agabbibwa bagabatwalira bategeezezza Uganda Police Force nti akatambi bakakutte kufuna views ku tiktok.
Bano bakutwalibwa mu Kkooti bavunaanibwe omusango gwa computer misuse.
Bya Kamali James
...

8 0 instagram icon
Omumyuuka w'omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga bwebakutte omuvubuka eyakoze akatambi nga yewaana nga bwebamutwalira amasimu agabiddwa ku bantu okugakyuusa.

Omumyuuka w`omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga bwebakutte omuvubuka eyakoze akatambi nga yewaana nga bwebamutwalira amasimu agabiddwa ku bantu okugakyuusa. ...

81 9 instagram icon
Nze ntuusewo 🔥🔥🔥🤟 ssaawa Yandoongo Baaba Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi #Kubabala Abantu Eyo 😂😂😂 Live Ku 97.3 
#1juneneyimbirabyangefinalsnimrodluwero
#suremanssegawa

Nze ntuusewo 🔥🔥🔥🤟 ssaawa Yandoongo Baaba Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi #Kubabala Abantu Eyo 😂😂😂 Live Ku 97.3
#1juneneyimbirabyangefinalsnimrodluwero
#suremanssegawa
...

0 0 instagram icon
Kitalo!
Eyaliko omusambi wa ttiimu y'Eggwanga Uganda Cranes era omutendesi wabakuumi ba ggoolo ku ttiimu y'Eggwanga Fred Kajoba Kisitu afudde. Ono afiiridde mu Ggwanga lya Tanzania.

Kitalo!
Eyaliko omusambi wa ttiimu y`Eggwanga Uganda Cranes era omutendesi wabakuumi ba ggoolo ku ttiimu y`Eggwanga Fred Kajoba Kisitu afudde. Ono afiiridde mu Ggwanga lya Tanzania.
...

27 4 instagram icon