Ababaka abatuula ku Kakiiko ka Palamenti aka Legal & Parliamentary Affairs Committee bavuddeyo nebawakanya ekya Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda okusaba akesedde 1 mu obuwumbi 119 okutandika okutegeka akalulu ka bonna aka 2026 nga Ababaka ba Palamenti abamu bagamba nti obuwumbi 18 obugenda okusasulwa Bannamateeka wamu n’obukadde 500 obwokutegeka emisa okusabira akalulu ka 2026 kabeere ka mirembe kubeera kwonoona nsimbi ya muwi wa musolo.
Electoral Commission eyagala obukadde 500 okutegeka okusabira akalulu ka 2026 kabeere ka mirembe
Related Articles
Mbirozankya tokyali mukulu wa Kika ky’Effumbe, walya nsowole – Kkooti ya Kisekwa
Aug 28, 2024
56 Views
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.