Ekidyeeri ky’e kayunga bayimirizza entambula zaakyo

Ekidyeeri ekibadde kisaabaza abantu okuva e Kayunga okudda e Kamuli ekya Mbulamuti bayimirizza eΕ‹Ε‹endo zaakyo okumala ebbanga eritanategerwa. Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’enguudo mu ggwanga ekya Uganda National Roads Authority kitegeezezza nti ku lunaku l’wokubiri loole bweyali eva ku kidyeeri kino yamenya ebimu ku bintu ebikiyamba obutabbira.
Aba UNRA basabye abantu bonna ababadde bakozesa ekidyeeri kino okutandika okukozesa enguudo okuli oluva e Kampala okudda e Jinja, oba olw’e Kayunga-Jinja-Kamuli mu budde buno.
Ekidyeeri kya Mbulamuti kitikka ttani 90 era nga kyatandika okukola nga 20-December-2011 nga kyabwereere. Kitwala eddakiika 15 zokka okusala okuva ku mwalo gw’e Kasaana okudda ku mwalo gw’e Mbulamuti mu Disitulikiti y’e Kamuli.
Kitikka abantu 700 n’emotoka 65 buli lunaku.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Omumyuuka w'omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga bwebakutte omuvubuka eyakoze akatambi nga yewaana nga bwebamutwalira amasimu agabiddwa ku bantu okugakyuusa.

Omumyuuka w`omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga bwebakutte omuvubuka eyakoze akatambi nga yewaana nga bwebamutwalira amasimu agabiddwa ku bantu okugakyuusa. ...

68 8 instagram icon
Nze ntuusewo πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯🀟 ssaawa Yandoongo Baaba Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi #Kubabala Abantu Eyo πŸ˜‚πŸ˜‚πŸ˜‚ Live Ku 97.3 
#1juneneyimbirabyangefinalsnimrodluwero
#suremanssegawa

Nze ntuusewo πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯🀟 ssaawa Yandoongo Baaba Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi #Kubabala Abantu Eyo πŸ˜‚πŸ˜‚πŸ˜‚ Live Ku 97.3
#1juneneyimbirabyangefinalsnimrodluwero
#suremanssegawa
...

0 0 instagram icon
Kitalo!
Eyaliko omusambi wa ttiimu y'Eggwanga Uganda Cranes era omutendesi wabakuumi ba ggoolo ku ttiimu y'Eggwanga Fred Kajoba Kisitu afudde. Ono afiiridde mu Ggwanga lya Tanzania.

Kitalo!
Eyaliko omusambi wa ttiimu y`Eggwanga Uganda Cranes era omutendesi wabakuumi ba ggoolo ku ttiimu y`Eggwanga Fred Kajoba Kisitu afudde. Ono afiiridde mu Ggwanga lya Tanzania.
...

26 4 instagram icon
Mukyala w'Omubaka wa Makindye East Derrick Nyeko Munnakibiina kya National Unity Platform, Ruth Twagira Kirabo, agamba nti Uganda Police Force n'maggye bisazeeko amaka gaabwe nebatandika okwaza ennyumba yaabwe nti banoonya mmundu.
Ono ategeezezza nti balina ekiragiro kya Kkooti.

Mukyala w`Omubaka wa Makindye East Derrick Nyeko Munnakibiina kya National Unity Platform, Ruth Twagira Kirabo, agamba nti Uganda Police Force n`maggye bisazeeko amaka gaabwe nebatandika okwaza ennyumba yaabwe nti banoonya mmundu.
Ono ategeezezza nti balina ekiragiro kya Kkooti.
...

4 0 instagram icon

61 1 instagram icon