Ebyentambula bitaataganyiziddwa ku luguudo lw’e Masaka – UNRA

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’enguudo mu Ggwanga ekya Uganda National Roads Authority – UNRA kitegeeza abagoba b’ebidduka abakozesa oluguudo lwa Kampala – Masaka nti okusobozesa omulimu gwokuzimba amasanganzira ga Mpigi Interchange, emotoka zonna ezigenda e Masaka, Mbarara n’okusukka wo zakukyamira ku ssundiro lya Total zidde ku nkulungo ya Ttawuni y’e Mpigi olwo ziddemu okweyunga ku luguudo lw’e Masaka e Kalagala kiromita 3 n’ekitundu nezo ezidda e Kampala bwezijja okutambula.
MPIGI DIVERSION
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply