Bannakibiina kya National Unity Platform okuli Achileo Kivumbi ne BOBI YOUNG baleeteddwa olwaleero mu Kkooti y’Amaggye okuwulira okusaba kwabwe okwokweyimirirwa.
Bannamateeka baabwe nga bakulembeddwamu Shamim Malende ategeezezza nti Gavumenti esabye obudde kukusaba kwa Achileo okutuusa nga 15/10/2024 lwenavaayo okwanukula. Kwo okusaba kwa Bobi Young kwakuwulirwa nga 15/10/2024.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.