Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 278 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Ktalo!

November 21, 2025 · Radio Simba

Ktalo!
Abantu 3 batiddwa n’emotoka ekika ky Toyota Hiace – Drone nnamba UA 186BP mwebabadde batambulira nebagiteekera omuliro abantu abatanategeerekeka ku kyalo Diobe, mu Muluka gw’e Metino, mu Gombolola y’eAbuku, mu Ditulikiti y’e Koboko. Bino biguddewo mu kiro ekikeesezza olwaleero ku ssaawa munaana nga bukya.
Abatuuze bagamba nti bano bandiba nga batiddwa nga basuubirwa okubeera ababbi b’ente olwobubbi bw’ente obubadde mu kitundu kino emyezi egiyise.
Poliisi emibiri gyabagenzi egitutte mu Ggwanika ly’eddwaliro ly’e Koboko.
#ffemmwemmweffe
Photo credit: Daily Monitor

Radio Simba News