Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 159 listening Simba FM Live
News

Byonna byemuteekateeka okunkola mbimanyi – Dr. Jimmy Spire Ssentengo

May 24, 2023 · Mubiru Ali
Dr. Jimmy Spire Ssentongo aka Spire Cartoons eyavaayo natandika emyoleso gy’okumutimbagano egyebintu ebitatambula bulungi naddala mu buweereza eri omuwi w’omusolo avuddeyo; “Enteekateeka zonna zemunkolera nzimanyi. Nkoze kyensobola okwongera ettaffaali ku Ggwanga. Nina essuubi nti Eggwanga lino lirondoola ommwooyo gwalyo.
Nsuubira nti ekiseera kijja kutuuka twebuuza nti: Kino kye kisinga obulungi kye tuyinza okuba? Nkomye wano kati, naye; BWONOSIRISA EBINNYONYI BYONNA EBIRABULA, EMISOTA GIJJA KUJJA MU KASIRISE. Kyabadde kya ssanyu nnyo.”