Disitulikiti y’e Kabarole etubidde n’obuwumbi bubiri

Disitulikiti y’e Kabarole etubidde n’ensimbi obuwumbi bubiri n’obukadde lwenda (2.9b) ez’erina okukozesebwa mu nnaku 50 zokka ezisigaddeyo okumalako omwaka gw’ebyensimbi ogwa 2022/ 23.
Ssente zino ze zimu ku buwumbi obusatu n’obukadde 128, olukiiko lwa disitulikiti zerwayisa ng’embalirira yennyongereza nga singa Disituliki eremwa okuzisaasaanya mu budde obusigaddeyo zakudizibwayo eri gavumenti eya wakati.

Add Your Comment