Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 215 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM
Category

Category: News

Kyagulanyi ne Mpuuga basisinkanye mu e Lubaga

Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP, Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine, n’Omubaka wa Nyendo Mukungwe, Mathias…

SsaaSsaabasumba Ssemogerere yeyanzizza nnyo Beene olw’enteekateeka empitirivu z’ataddewo

Ssaabasumba Paul Ssemogerere yeyanzizza nnyo Beene olw’enteekateeka empitirivu z’ataddewo okukulaakulanya abantu be era agamba amazaalibwa ga Nnyinimu ga…

Mwebale kunjagala banange – Gen. Kayihura

Eyaliko Omuduumizi wa Uganda Police Force Gen. Edward Kale Kayihura avuddeyo nasanyukira ekyokumujjukira olwebyo byeyakola okulaba nti emirembe…

Nalukoola yagulirira abalonzi mu kalulu e Kawempe North – Hajat Nambi

Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Hajat Faridah Nambi yaddukidde mu Civil Division eya High Court ngayagala…

Okusaba kw’okwebaza Katonda olw’obulamu bw’Omulangira Omubuze Ssimbwa David Alexander n’Omuzaana Mary Nankumbi Ssimbwa

Okusaba kw’okwebaza Katonda olw’obulamu bw’Omulangira Omubuze Ssimbwa David Alexander n’Omuzaana Mary Nankumbi Ssimbwa mu maka gaabwe e Kabowa…

Mmwe zemufuna (Kivumbi) ebweru nga temuzoogerako – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo ku bukadde 100 obagambibwa nti yabuwadde Ababaka; “Bannayuganda mwenna naddala Abazzukulu mbalamusizza, ekiro…

Okusabira Ssaabasajja Kabaka mu masinzizo ag’enjawulo kutandise

Olwa leero enteekateeka y’okusabira Ssaabasajja Kabaka mu masinzizo ag’enzikiriza ez’enjawulo etandise mu butongole. Ab’Enzikiriza y’obuyisiraamu okwetoloola e mizikiti…

Sisobola kutta mwana wange gwenazaala – Kanoheri

Jolin Kanoheri, 40, agambibwa okutta mutabani we Nganwa Rugari emyaka 2 nekitundu avuddeyo neyegaana ebigambibwa nti yatta omwana…

Kenoheri atwaliddwa mu Kkooti e Nakawa

Kanoheri Jolin, 40, olunaku olwaleero aleeteddwa mu Kkooti y’Omulamuzi wa Nakawa navunaanibwa omusango gwokutta mutabani we ow’emyaka 2…