Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 286 listening Simba FM Live
Category

Category: News

Abasomesa 2 basimbiddwa mwaka lwa kubba bigezo bya P7

Omulamuzi w’Eddaala erisooka owa Kkooti y’e Kira olunaku olwaleero asindise Abasomesa 2, Albert Pabeku ne Vincent Muheki mu…

Don Nasser aziddwayo e Luzira

Omuvubuka omwegyaasi w’omu Kampala amanyiddwa ennyo nga Don Nasser akomezeddwawo mu Kkooti enkya yaleero era oludda oluwaabi nerutegeeza…

Ffe twawangudde dda, Trump yaliko mwemumanyi ne sanctions zammwe – Sipiika Among

Sipiika wa Palamenti Anitah Among yavuddeyo olunaku lw’eggulo najaganya olwobuwanguzi bwa Donald Trump ng’omukulembeze wa Amerika addako, nagamba…

Omubaka Paul Nsubuga ali mu kattu SACCO emubanja

Omubaka wa Palamenti akiikirira Busiro North mu Disitulikiti y’e Wakiso Paul Nsubuga ali mu kattu oluvannyuma lwa Bannakibiina…

Kisaka, Luyimbazi ne Okello bayimbuddwa ku kakalu ka Kkooti

Omulamuzi wa Kkooti y’e Kasangati akirizza abaali abakulu mu kitongole ekitwala ekibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority…

Poliisi ekutte omukazi eyalabikira mu katambi ngaliisa omwana empitambi

Uganda Police Force mu Disitulikiti y’e Masaka ekutte omukyala ategeerekeseeko erya Namawejje nga kigambibwa nti ono yeyabadde mu…

Bobi Wine eyuguumizza Kisoro

Abakulembeze ba National Unity Platform nga bakulembeddwamu Pulezidenti w’Ekibiina Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine bali mu Disitulikiti…

Bannakibiina kya FDC 34 abakwatibwa bayimbuddwa ku kakalu ka Kkooti

International Crimes Division eya Kkooti Enkulu olunaku olwaleero ekirizza Bannakibiina kya Forum for Democratic Change 36 abekiwayi ky’e…

Poliisi ekutte abagambibwa okwenyigira mu kubba piki piki

Omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nga Poliisi mu bitundu byโ€™e Katwe bweyakoze ekikwekweto oluvannyuma…