Nali ntuukiriza mulimu ggwange ngomukulembeze – Churchill Ssentamu

Mutabani wa Ssaabakunzi wa National Unity Platform Nyanzi Fred Ssentamu, Ssentamu Churchill James nga ye Guild President wa Makerere University avuddeyo nayanukula ababadde bamunenya olwokubeera ku mukolo gwegumu ne Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni nalabikira ne mu kifaananyi. Ono agamba nti yabadde atuukiriza buvunaanyizibwa bwe ngomukulembeze w’abayizi era talina musango gwonna gweyakoze.
Bya James Kamali
Leave a Reply