Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 153 listening Simba FM Live
News

Eby’Ababaka 30 tetubimanyiiko – Fred Enanga

June 17, 2024 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nasambajja ebibadde bitambuzibwa ku Social Media nga kigambibwa nti waliwo Ababaka ba Palamenti 30 abayitiddwa Poliisi okulabikako ku kitebe kyabambega ku nsonga ezekuusa ku buli bw’enguzi n’obukenuzi. Enanga agamba nti luno lugambo oluwedde emirimu olutalina kugobererwa.
Bya James Kamali