Ssaabasumba Paul Ssemogerere yeyanzizza nnyo Beene olw’enteekateeka empitirivu z’ataddewo okukulaakulanya abantu be era agamba amazaalibwa ga Nnyinimu ga nkizo nnyo ddala.
Ssaabasumba asiimye nnyo Beene olw’okugatta abantu bonna era agamba nti ddala Kabaka kisiikirize kya Katonda
#KabakaMutebiAt70
#ffemmwemmweffe
#kabakaat70
#KabakaWange
SsaaSsaabasumba Ssemogerere yeyanzizza nnyo Beene olw’enteekateeka empitirivu z’ataddewo
