Jolin Kanoheri, 40, agambibwa okutta mutabani we Nganwa Rugari emyaka 2 nekitundu avuddeyo neyegaana ebigambibwa nti yatta omwana we. Ono agamba nti yabadde Taata ne Maama w’abaana be mu buli kimu.
Ono agamba nti abeereddewo abaana be ebbanga lyonna nga tasobola kutta mwana gwazaala.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe
Sisobola kutta mwana wange gwenazaala – Kanoheri
