Mwebale kunjagala banange – Gen. Kayihura

Eyaliko Omuduumizi wa Uganda Police Force Gen. Edward Kale Kayihura avuddeyo nasanyukira ekyokumujjukira olwebyo byeyakola okulaba nti emirembe giddamu okubukala mu West Nile. Ono agamba nti omulimu tegwali mwangu mu 1998 Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni bweyamulagira okwenyigira mukulaba nti bazze emirembe mu kitundu kino. Ono ayongeddeko nti musanyufu okulaba nti bamwanirizza oluvannyuma lw’emyaka ng’omwana.
Leave a Reply