Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
ON NOW Ekiggunda
Now Playing · 213 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
Category

Category: News

Engasi ezisinziira ku supiidi zoyongeddeko kuzirina okuvugibwa

Ebifo ebirimu abantu abangi ng’obutale, ebibuga n’ebifo ebirala mwolina okuvugira supiidi etassukka 30. Ku nguudo nga Express way…

Poliisi etandise okukuba abagoba bebidduka ebipapula ngekozesa kkamera

Minisitule y’Ebyenguudo nentambula avuddeyo netegeeza nga enkola ya Automated Electronic Penalty System bweyatandise okukola. Eno ngekolera ku kkamera…

Sino Truck ewabye neyingirira akatale k’Abakyala e Buwama

Loole ekika kya Sino Truck ngeno ebadde yetisse omusenyu eyingiridde akatale ka Bongole Women-friendly market akasangibwa e Buwama,…

Guludde Okulya ye Pulezidenti wa Neyimbira Byange 2025

Guludde Okulya nga mwana nzaalwa y’e Mityana ye Pulezidenti w’Ensi ya Neyimbira Byange 2025 oluvannyuma lwokuwangula banne mu…

Twine ne Noah Mutwe bagaaniddwa okweyimirirwa

Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road azizzaayo mbega wa Uganda Police Force ASP Charles Twine n’omuwagizi wa National…

Okulwala mukuggyeemu ebyobufuzi – Minisita Ogwang

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku by’emizannyo Peter Ogwanga avuddeyo ku nsonga y’omumyuuka wa Ssentebe wa Patriotic League Of Uganda.…

Nsereko agenda kwesimbawo ku bwa Pulezidenti 2026

Omubaka akiikirira Kampala Central Al Hajji Muhammad Nsereko alondeddwa ku bwa Pulezidenti bw’ekibiina kya Ecological Party of Uganda.…

Temuddamu kulonda ba Opposition kuba tebaziika – Minisita Kasolo

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku Microfinance ne bizineesi entono Haruna Kasolo Kyeyune; “Ababaka ku ludda Oluvuganya befaako bokka, bakodo…

Simanyi ba DP kyemubala okumpita naye kale – Gen. Salim Saleh

Gen. Salim Saleh mu lukungaana lwa Democratic Party Uganda; “Newuunyizza nnyo ku ngeri gyemupaddemu omukisa guno. Sigufunangako wadde…