
Sino Truck ewabye neyingirira akatale k’Abakyala e Buwama
8 — 06
Engasi ezisinziira ku supiidi zoyongeddeko kuzirina okuvugibwa
10 — 06Minisitule y’Ebyenguudo nentambula avuddeyo netegeeza nga enkola ya Automated Electronic Penalty System bweyatandise okukola.
Eno ngekolera ku kkamera batandise okukuba abagoba b’ebidduka ebipapula ku misango egyenjawulo okwetoloola Eggwanga lyonna naddala kubakuba ebitaala wamu naabo abavuga endiima.
Minisitule esabye abagoba b’ebidduka okugoberera amateeka.