
Simanyi ba DP kyemubala okumpita naye kale – Gen. Salim Saleh
31 — 05
Nsereko agenda kwesimbawo ku bwa Pulezidenti 2026
31 — 05Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku Microfinance ne bizineesi entono Haruna Kasolo Kyeyune; “Ababaka ku ludda Oluvuganya befaako bokka, bakodo tebagabana n’abantu bebakiikirira. Tebaziika yadde okukyalira abalonzi abalwadde abali mu malwaliro. Njagala okubasaba temubazzaayo mu Palamenti, mulonde aba NRM mu kulonda okuddako.”
Bino yabyogeredde mu Kisaawe e Kasambya ku mukolo ogwategekeddwa Omubaka wa Kasambya County David K Kabanda