Breaking
News: Sigamba nti Bannayuganda tebaagala kukola, naye nga Bannayuganda mututwalako ebintu byaffe, mutwavuwazizza! Munnakibiina ki National Resistance Movement News: Gavumenti ewadde omuvunaanwa mu misango gyobutemu e Masaka Kamugisha Quraish Bannamateeka 2 bamuyambeko okumuwolereza nga bano kuliko Kaliba News: Omukama wa Tooro, Edward Rukidi Nyabongo I, alonze Bernard Tungwako nga Omuhiikirwa omuggya owa Tooro.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 163 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Minisita Nabakooba awadde ab’e Agago ebyapa

January 5, 2024 · Mubiru Ali

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga ettaka, amayumba n’okuteekerateekera ebibuga Judith Nabakooba nga ali wamu ne Ssaabalamuzi Owiny Dollo, Omubaka Beatrice Akello, Ssentebe wa LC5 ne RDC wa Agago olunaku lweggulo bakwasizza amaka n’ebika ebissukka mu 1000 ebyapa byettaka kwebawangalira.