Breaking
News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza…. News: Liirino eggwanga lyabantu ngomusajja okuwasaayo atwala mitwe gya nte ne bamuwa omuwala singa gimulema okwanjula kuba kugaanyi. News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe!
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 295 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM
News

Engasi ezisinziira ku supiidi zoyongeddeko kuzirina okuvugibwa

June 10, 2025 · Mubiru Ali
Ebifo ebirimu abantu abangi ng’obutale, ebibuga n’ebifo ebirala mwolina okuvugira supiidi etassukka 30. Ku nguudo nga Express way tolina kusukka 100. Bwosussa mu supiidi eno okugeza ne supiidi 1 okutuuka ku 30 engasi ebeera ya mitwalo 20 wabula singa osussa mu supiidi eno ne supiidi okuva ku 31+ engasi ekubisibwamu nefuuka mitwalo 60.
Okugeza wolina okuvuga 30 bwovugawo 61 engasi ebeera ya mitwalo 60.
#ffemmwemmweffe