
Temuddamu kulonda ba Opposition kuba tebaziika – Minisita Kasolo
31 — 05
Okulwala mukuggyeemu ebyobufuzi – Minisita Ogwang
31 — 05Omubaka akiikirira Kampala Central Al Hajji Muhammad Nsereko alondeddwa ku bwa Pulezidenti bw’ekibiina kya Ecological Party of Uganda.
Ono alondeddwa mu ttabamiruka w’ekibiina ayindidde ku Florida Hotel e Zzana mu Disitulikiti y’e Wakiso .
Nsereko addidde Bbaale Charles mu bigere nga kati ono alondeddwa nga omumyuka wa pulezidenti.