Breaking
News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza…. News: Liirino eggwanga lyabantu ngomusajja okuwasaayo atwala mitwe gya nte ne bamuwa omuwala singa gimulema okwanjula kuba kugaanyi. News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe!
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 356 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM
News

Omulamuzi akalambidde okusoma ensala ye mukujjulira kwa Ham

June 13, 2023 · Mubiru Ali

Omulamuzi wa Kkooti Ensukkulumu mu Kampala Parcy Night Tuhaise avuddeyo nagaana okusaba kwa Hamis Kiggundu kwebadde ataddeyo ngayagala Kkooti ereme ku nsoma nsala yaayo kukujulira ye kennyini kweyateekayo ngawakanya ensala ya Kkooti mu musango gwa Hammis Kiggundu Vs DTB. Omulamuzi Tuhaise ategeezezza nti wakuwa ensonga ze lwaki agobye okusaba kwa Hamis ngamaze okusoma ensala ye.