
Mugamba nti ekifo kiba kya Sipiika aliko, singa aba musajja? – Rt. Hon. Kadaga
8 — 06
Poliisi etandise okukuba abagoba bebidduka ebipapula ngekozesa kkamera
8 — 06Loole ekika kya Sino Truck ngeno ebadde yetisse omusenyu eyingiridde akatale ka Bongole Women-friendly market akasangibwa e Buwama, mu Disitulikiti y’e Mpigi ku luguudo lwa Kampala–Masaka nesaanyawo ebizimbe ebyawementa akawumbi 1 akaweebwayo KOICA nakakwasibwa abasuubuzi mu butongole mu November 2023. Ddereeva ne ttanibboyi we baddusiddwa mu Ddwaliro e Nkozi okufuna obujanjabi.