Hon. Muwanga Kivumbi; “Twali twakatandika ekibiina ekito nga kyakaweza emyezi 5, netufuna okusoomozebwa ku ani gwetuwa kkaadi ku kifo kyomubaka wa Kawempe North. Eyali akiikirira ekitundu kino Latif Ssebagala yali ayagala kudda, Organizing Secretary wa NUP Suleiman Kidandala naye ngayagala kkaadi nga Ssegiriinya eyali omwetowaze nga ajagala. Ekibiina kyalina okusalawo. Naye mu nteeseganya era nkakasa Robert Kyagulanyi ajja kunsonyiwa, obukulembeze bw’ekibiina bwabuuza ekibuuzo, National Unity Platform eriwo ku lwaki era ekikiirira ani era eweereza ani?”
#ffemmwemmweffe