Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 179 listening Simba FM Live
News

Guludde Okulya ye Pulezidenti wa Neyimbira Byange 2025

June 8, 2025 · Mubiru Ali

Guludde Okulya nga mwana nzaalwa y’e Mityana ye Pulezidenti w’Ensi ya Neyimbira Byange 2025 oluvannyuma lwokuwangula banne mu Kiro ekikeesezza olunaku olwaleero. Neyimbira Byange y’Ensi yokka ekyuusa obukulumbeze buli luvannyuma lwa mwaka mu mirembe egitagambika. Ono yewangulidde piki piki empya ttuku ekika kya Honda okuva mu @Honda Uganda, Gas cooker, solar ejjudde okwo kwogatta ne ssente enkalu.
#ffemmwemmweffe
#NeyimbiraByange