Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda.
News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
News
Mumbere n’abalala 217 bagiddwako omusango gw’obutujju
June 13, 2023 · Mubiru Ali
Gavumenti eggye enta mu musango gw’obutujju gwebadde evunaana Omusinga wa Rwenzururu Charles Wesley Mumbere wamu n’abalala 217.
Wabula omuwaabi wa Gavumenti agamba nti Thembo Kasubire ne Mashereka Kamada bakusigala nga bavunaanibwa omusango guno.