Breaking
News: Omulondo mbu bwogulya ogejja ekitalabika! Omuwuulu ye musajja ayita ku ndiga ensajja nemulaawa!
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa manyumya nebiwooma girindirire buli kiro ku ssaawa nnya.
News: Minisita avunaanyizibwa ku Gavumenti ezebitundu Balaam Barugahara Ateenyi alidde matereke nomukulu wessomero.
News
Ebifo ebyakirizibwa okukebera DNA biri 2 mu Ggwanga
July 10, 2023 · Mubiru Ali
Minisita w’ebyobulamu mu Ggwanga, Dr. Jane Ruth Aceng Ocero ayogeddeko eri Bannamawulire ku nsonga z’okukebera Ndagabutonde (DNA). Dr. Aceng agamba nti Uganda erina ebifo 2 byokka ebikkirizibwa okukebererwamu DNA nga kuno kuliko Government Analytical Laboratory (GAL)’ ne MBN Clinical Laboratories.