Search results for ""

If you're not happy with the results, please do another search

Pulezidenti Museveni akoze enkyuukakyuuka mu maggye

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni alonze Maj. Gen. Richard Otto ngomuduumizi omuggya owa Mountain Division…

Poliisi esazeeko amaka g’Omubaka Nyeko

Mukyala w’Omubaka wa Makindye East Derrick Nyeko Munnakibiina kya National Unity Platform, Ruth Twagira…

Kitalo! Omutendesi Kajoba afudde

Kitalo! Eyaliko omusambi wa ttiimu y’Eggwanga Uganda Cranes era omutendesi wabakuumi ba ggoolo ku…

Omubaka Mwijukye akyuusiddwa naleetebwa e Kampala okufuna obujanjabi

Omubaka akiikiria Buhweju Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Francis Mwijukye akyuusiddwa naweerezebwa e…

Bakifeesi bonoonye ebintu byabasuubuzi mu Katale ka Kabaka e Bwaise

Abantu abagambibwa okubeera ba kifeesi balumbye akatale ka Kabaka ak’e Bwaise mu kiro ekikeesezza…

Eyakedde okukubiriza abantu basigale awaka bababale bafumisi

James Kalyango ngono yomu ku balina okukola omulimu gwokubala abantu mu Njeru municipality, mu…

Mwebale kugaana kunywa chaayi kindaze muli bakozi – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yavuddeyo ku mukutu gwe ogwa X natendereza ababala abantu abagenze…

Ebibiina byobufuzi 7 bisabye EC okubiwandiisa

Waliwo ebibiina by’obufuzi 7 ebipya ebyesowoddeyo nebisaba okuwandiisibwa Akakiiko akavunaanyizibwa ku byokulonda aketengeredde aka…

Nze natera okugenda mu ggulu mbalekere ensi yammwe – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni bweyabadde ayogerako eri abasuubuzi ku nsonga ya EFRIS; “Nina emyaka…

LIsten Live

James Kalyango ngono yomu ku balina okukola omulimu gwokubala abantu mu  Njeru municipality, mu Disitulikiti y'e Buikwe yakubiddwa abatamanyangamba abatanategeerekeka ku lunaku lwokutaano ku ssaawa kumi nabbiri nekitundu ezookumakya bweyabadde akutte mukalakaasa ngasaba abantu obutava waka omu namufumita ekintu mu kutu nebamuleka ngataawa.

Bino byagudde ku kyalo Namuwaya ngabamukubye kiroowozebwa basuubidde nti yabadde alina ebintu ebigenda okukozesebwa mu kubala abantu.

James Kalyango ngono yomu ku balina okukola omulimu gwokubala abantu mu Njeru municipality, mu Disitulikiti y`e Buikwe yakubiddwa abatamanyangamba abatanategeerekeka ku lunaku lwokutaano ku ssaawa kumi nabbiri nekitundu ezookumakya bweyabadde akutte mukalakaasa ngasaba abantu obutava waka omu namufumita ekintu mu kutu nebamuleka ngataawa.

Bino byagudde ku kyalo Namuwaya ngabamukubye kiroowozebwa basuubidde nti yabadde alina ebintu ebigenda okukozesebwa mu kubala abantu.
...

34 2 instagram icon
Nolwaleero lubadde Dj Jet B azze nate akukube omuziki oyite bute! Bakube omuziki baguwulire.

Nolwaleero lubadde Dj Jet B azze nate akukube omuziki oyite bute! Bakube omuziki baguwulire. ...

5 0 instagram icon
N'omuntu akukyaawa nakulukuuta omukuku gw'ebbaluwa naye taba mwangu?! Sheila Gashumba akoze atya Rickman Manrick?! Mpozzi omukulu yagamba ono mutabani wa Kony!?

N`omuntu akukyaawa nakulukuuta omukuku gw`ebbaluwa naye taba mwangu?! Sheila Gashumba akoze atya Rickman Manrick?! Mpozzi omukulu yagamba ono mutabani wa Kony!? ...

4 0 instagram icon