Byonna byetwayisa mu ttabamiruka waffe byali mu mateeka – Erias Lukwago

Abakulembeze b’ekibiina ki Forum for Democratic Change – FDC ab’ekiwayi ky’e Katonga nga bakulembeddwamu Pulezidenti waabwe ow’ekiseera Loodi mmeeya Erias Lukwago bagumizza abawagizi baabwe nti byonna ebyasalibwawo mu lukungaana Ttabamiruka lwebaatuuza nga 19 omwezi oguwedde bwebyakolebwa mu mateeka era nga tebasaanidde kuba nakutya kwonna.
Kino kiddiridde ab’ekiwayi kye Najjanankumbi okusekerera ab’e Katonga nga byonna byebakola bwebitali mu mateeka era nga kwali kumala budde kwennyini.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply