Obwakabaka bwa Buganda olwaleero buwaddeyo ebintu ebikozesebwa mu kukebera obulwadde bwa Nalubiri (Sickle cell) bya bukadde 200 nga zaava mu misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka egy’omwaka guno. Katikkiro asabye abakulembeze ab’enzikiriza ez’enjawulo okukubiriza abantu bagende babakebere
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.