Black Skin yasindikiddwa e Luzira

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Wolokoso;
Omuyimbi era omuwandiisi w’ennyimba Frederick Ssenyonga aka Black Skin yasindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira okutuusa nga 9-Dec-2021.
Ono yasindikiddwa ku alimanda ku bigambibwa nti yagezaako okwonoona erinnya lyomuntu, okulimba wamu n’okuwaayiriza.
Okusinziira ku mukwano gwe Producer Eno Beats agamba nti obuzibu buva ku luyimba lwa Gyenvudde lwagamba nti yeyaluwandiika weyakolera akatambi kano; https://youtu.be/n4sBPjDt8Io
Mwagambira mbu Bebe Cool teyamusasula. Byampuna

 

Share.

Leave A Reply

instagram volgers kopen volgers kopen buy windows 10 pro buy windows 11 pro