Bazzeemu okusuula embizzi ku Palamenti

Police ya Palamenti egombyemu obwala abavubuka babiri mu ttuntu lya leero nga ebalanga kusuula obubizzi obusoba mu kkumi okuliraana omulyango gwa Palamenti nga bagamba nti ababaka ba Palamenti basussizza omululu.

Kino wekijjidde nga ababaka mu Palamenti basaba kano na kali omuli ssente z’emmotoka obuwana n’essente z’okukola ku by’okuziika kwabwe .

Obubizzi buno bubadde busiigiddwa amabala aga kyenvu ne bbulu nga butimbiddwako n’amannya ag’abamu ku babaka mu Palamenti omuli; aga amyuka omukubiriza wa Palamenti – Jacob Oulanya, aga omubaka Kafeero Ssekitooleko, omubaka Kato Lubwama, aga akulira oludda oluwabula Gavumeti – Β Winnifred Kiiza n’abalala .

Abakwatiddwa be Luta Ferdinand ne Mubiru Joseph nga kakti batemeza mabega wa mitayimbwa .

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Omumyuuka w'omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga bwebakutte omuvubuka eyakoze akatambi nga yewaana nga bwebamutwalira amasimu agabiddwa ku bantu okugakyuusa.

Omumyuuka w`omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga bwebakutte omuvubuka eyakoze akatambi nga yewaana nga bwebamutwalira amasimu agabiddwa ku bantu okugakyuusa. ...

68 8 instagram icon
Nze ntuusewo πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯🀟 ssaawa Yandoongo Baaba Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi #Kubabala Abantu Eyo πŸ˜‚πŸ˜‚πŸ˜‚ Live Ku 97.3 
#1juneneyimbirabyangefinalsnimrodluwero
#suremanssegawa

Nze ntuusewo πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯🀟 ssaawa Yandoongo Baaba Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi #Kubabala Abantu Eyo πŸ˜‚πŸ˜‚πŸ˜‚ Live Ku 97.3
#1juneneyimbirabyangefinalsnimrodluwero
#suremanssegawa
...

0 0 instagram icon
Kitalo!
Eyaliko omusambi wa ttiimu y'Eggwanga Uganda Cranes era omutendesi wabakuumi ba ggoolo ku ttiimu y'Eggwanga Fred Kajoba Kisitu afudde. Ono afiiridde mu Ggwanga lya Tanzania.

Kitalo!
Eyaliko omusambi wa ttiimu y`Eggwanga Uganda Cranes era omutendesi wabakuumi ba ggoolo ku ttiimu y`Eggwanga Fred Kajoba Kisitu afudde. Ono afiiridde mu Ggwanga lya Tanzania.
...

26 4 instagram icon
Mukyala w'Omubaka wa Makindye East Derrick Nyeko Munnakibiina kya National Unity Platform, Ruth Twagira Kirabo, agamba nti Uganda Police Force n'maggye bisazeeko amaka gaabwe nebatandika okwaza ennyumba yaabwe nti banoonya mmundu.
Ono ategeezezza nti balina ekiragiro kya Kkooti.

Mukyala w`Omubaka wa Makindye East Derrick Nyeko Munnakibiina kya National Unity Platform, Ruth Twagira Kirabo, agamba nti Uganda Police Force n`maggye bisazeeko amaka gaabwe nebatandika okwaza ennyumba yaabwe nti banoonya mmundu.
Ono ategeezezza nti balina ekiragiro kya Kkooti.
...

4 0 instagram icon

61 1 instagram icon