Bannamagye njolo bafunye emidaali ku lwa Tarehe Sita.

UPDF e Kololo.

UPDF e Kololo.

Bannamagye wamu n’abapolice bafunye emidaali egy’okusiima ku lw’obuweereza mu magye ne mu police y’eggwanga.

Kino mu mukolo ogubadde e Kololo nga Eggye lya Yuganda lijaguza okuweza emyaka 35 mu buweereza eri eggwanga mu by’okweeinda.

Ebikujjuko bino byatandika ku bbalaza ya wiiki eno ne Β Bulungibwansi mu bitundu ebyenjawulo omwabadde n’okugaba omusaayi.

Omukolo gukuliddwamu Pulezidenti Museveni, ate negwetabwako, amyuka Ssaabalamuzi, amyuka omukulembeze w’eggwanga Edward Kiwanuka Ssekandi , nankulu wa Kampala Jennifer Musisi Ssemakula n’abagenyi abalala nga gutojjedde e Kololo Β mu kisaawe ky’ennyonyi e.

Amagye ga Yuganda gakola Bulungibwansi

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Ntuse Kusimba 97.3πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi Ku bakazi Abambala #Mini Eyo
#1juneneyimbirabyangefinalsnimrodluwero
#suremanssegawa

Ntuse Kusimba 97.3πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi Ku bakazi Abambala #Mini Eyo
#1juneneyimbirabyangefinalsnimrodluwero
#suremanssegawa
...

1 0 instagram icon
Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among awadde ebiragiro ebiggya ku Babaka abebulankanya mu ntuula za Palamenti. Ono agamba nti balonda Ababaka abasoba mu 500 okukiikirira abantu naye abalabikako mu ntuula za Palamenti balubatu neyewuunya gyebabeera.

Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among awadde ebiragiro ebiggya ku Babaka abebulankanya mu ntuula za Palamenti. Ono agamba nti balonda Ababaka abasoba mu 500 okukiikirira abantu naye abalabikako mu ntuula za Palamenti balubatu neyewuunya gyebabeera. ...

27 0 instagram icon
Umar savior 19, nga muyizi ku Uganda Institute of Information and Communication Technology-Nakawa, ne mukwano ggwe bwebakutte akatambi nga bagamba nti amasimu agabbibwa bagabatwalira bategeezezza Uganda Police Force nti akatambi bakakutte kufuna views ku tiktok.
Bano bakutwalibwa mu Kkooti bavunaanibwe omusango gwa computer misuse.
Bya Kamali James

17 0 instagram icon
Omumyuuka w'omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga bwebakutte omuvubuka eyakoze akatambi nga yewaana nga bwebamutwalira amasimu agabiddwa ku bantu okugakyuusa.

Omumyuuka w`omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga bwebakutte omuvubuka eyakoze akatambi nga yewaana nga bwebamutwalira amasimu agabiddwa ku bantu okugakyuusa. ...

93 9 instagram icon
Nze ntuusewo πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯🀟 ssaawa Yandoongo Baaba Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi #Kubabala Abantu Eyo πŸ˜‚πŸ˜‚πŸ˜‚ Live Ku 97.3 
#1juneneyimbirabyangefinalsnimrodluwero
#suremanssegawa

Nze ntuusewo πŸ”₯πŸ”₯πŸ”₯🀟 ssaawa Yandoongo Baaba Tubuuza #Busolosolo Ki Bwomanyi #Kubabala Abantu Eyo πŸ˜‚πŸ˜‚πŸ˜‚ Live Ku 97.3
#1juneneyimbirabyangefinalsnimrodluwero
#suremanssegawa
...

2 0 instagram icon