Bangambye abantu abamu abafuna ssente za PDM tebalina kuzifuna – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Bwenakyalidde ebitundu ebimu mu Uganda, bangambye nti ssente za PDM zaweebwa abantu abatalina kuzifuna, nga bano kuliko Bannabyabufuzi wamu n’abakozi ba Gavumenti.
Bantegeezezza nti ne Minisitule y’ebyensimbi erwawo okufulumya ssente zino. Akakiiko akalwanyisa obuli bw’enguzi n’obukenuzi aka Anti Corruption Unit – State House Uganda kakola era abawerako bakwatiddwa. Nange nzija okukola ku babbi, nali mu West Nile ne Masaka, n’ebitundu ebirala nzija.” #SONAUG2023

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply