Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 69 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

IGP Ochola akuzizza abasirikale ba Poliisi abawangula emiddaali mu misinde e Tokyo

Omuduumizi wa Uganda Police Force IGP Martins Okoth Ochola olunaku olwaleero wakukuza abaddusi ba Poliisi bonna abawangulira Yuganda…

Ababaka ba Palamenti 50 bakwatiddwa COVID-19

Ababaka ba Palamenti abasoba mu 50 wamu n’abakozi ba Palamenti abakomyeewo okuva mu Arusha, Tanzania mu mpaka za…

Okugema ekirwadde kya COVID-19 kubeera kwa buwaze – Amama Mbabazi

Eyaliko Ssaabaminisita wa Yuganda John Patrick Amama Mbabazi avuddeyo nasaba Gavumenti efuule ekyokwegemesa ekirwadde kya ssenyiga omukambwe lumiimamawuggwe…

Poliisi ekutte abayekera 8 – CP Fred Enanga

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga agamba nti bakutte abayekera 8 ab’ekibiina kya Uganda Coalition Forces…

Abagambibwa okubba Ambulance y’eddwaliro lya Arua bavunaaniddwa

Ekitongole ekirwanyisa obukenuzi n’obuli bwenguzi okuva mu maka g’omukulembeze w’eggwanga ekya Anti Corruption Unit – State House Uganda…

Ogwa Ssegiriinya ne Ssewanyana gwongezeddwayo okutuusa nga 5-Jan

Ababaka ba Palamenti Bannakibiina kya National Unity Platform Ssegiriinya Muhammad ne Ssewanyana Allan basinzidde mukkomera e Kigo nebaddamu…

Abakulembeze b’abantu abaliko obulemu bakolimidde abasajja abasuulawo amaka

Abakulembeze b’abantu abaliko obulemu mu Disitulikiti y’e Mukono bakolimidde abasajja bonna abagaanyi okulabirira abakyala wamu n’abanaa abaliko obulemu.…

Pulezidenti Museveni asisinkanye abawabuzi be

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nasisinkanye era nenjogerako n’abawabuzi bange e Kyankwanzi. Nabasabye okukolera awamu ng’abawabuzi wamu n’ebitongole bya…

Aba Opposition bayagala okubba obululu e Kayunga – Ssaabaminisita

Ssaabaminisita Robinah Nabbanja avuddeyo nalumiriza ab’oludda oluvuganya okutaataganya okuddamu okulonda Ssentebe mu Disitulikiti y’e Kayunga okugezaako okuwangula akalulu.…