Ababaka ba Palamenti 50 bakwatiddwa COVID-19

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Ababaka ba Palamenti abasoba mu 50 wamu n’abakozi ba Palamenti abakomyeewo okuva mu Arusha, Tanzania mu mpaka za EAC Parliamentary Games bakebereddwa nebasangibwa n’ekirwadde kya ssenyinga omukambwe lumiimamawuggwe owa COVID-19.
Bano bali mukufuna bujanjabi nga balondoolwa Ministry of Health- Uganda n’abasawo ba Palamenti.
Share.

Leave A Reply