Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 388 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Abakulembeze b’abantu abaliko obulemu bakolimidde abasajja abasuulawo amaka

December 21, 2021 · Mubiru Ali
Abakulembeze b’abantu abaliko obulemu mu Disitulikiti y’e Mukono bakolimidde abasajja bonna abagaanyi okulabirira abakyala wamu n’abanaa abaliko obulemu. Bino byogeddwa Kansala akikirira abantu abaliko obulemu mu kibuga Mukono, Lubowa Ramathan Kamawu ku mukolo gw’abantu abaliko obulemu mu kibuga Mukono era nabawa obugaali 20 emifaliso 50 wamu nebikozesebwa mubulamu obwa bulijjo.
Bya; Dalton Yiga