Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 45 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Mbaagaliza amazaalibwa ga Yesu Kristo amalungi n’omwaka omuggya ogw’emirembe – Hon. Kyagulanyi

Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine afulumizza obubaka obwagaliza abantu…

Nnyimiriza okugoba abantu ku ttaka e Busalaga – Minisita Nabakooba

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ettaka Hon. Judith Nabakooba; “Mbaddeko e Busalaga, Kasanje Town Council, mu Disitulikiti y’e Wakiso…

Abasawo kisaawe Entebe bediimye

Abasawo abakola omulimu gw’okukebera ekirwadde kya ssenyiga lumiimamawuggwe owa #COVID-19 ku kisaawe ky’ennyonyi Entebe okwobuwaze olunaku olwaeero bakedde…

IGP awadde abaddusi ba Poliisi emotoka

Omuduumizi wa Uganda Police Force IGP J.M Okoth-Ochola, olunaku lw’eggulo yakwasizza abasirikale ba Poliisi abaddusi b’emisindi emotoka enabayamba…

Tubaboole abo ababba akalulu k’e Kayunga – Hon. Ttebandeke

Abakulembeze b’Ekibiina kya National Unity Platform – NUP mu Disitulikiti y’e Kayunga nga bakulembeddwamu Omubaka wa Palamenti ow’essaza…

NRM etegese omukolo okwebaza Katonda olwobuwanguzi mu 2021

Ekibiina kya National Resistance Movement – NRM olunaku olwaleero kitegese omukolo ogwokwebalizaako Katonda olw’obuwanguzi bwekituuseeko mu mwaka 2021…

Pr. Bugingo ne Makula Kkooti Entebe ebayise.

Magistrates Court y’Entebe ngekubirizibwa Omulamuzi w’eddaala erisooka Stella Okwong Paculal evunaanye Pastor Aloysius Bugingo ne Mukyala we omuggya…

Poliisi ezudde emotoka eyabiddwa e Nyanama

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza ng’emotoka eno bweyolopeddwa…

NRM kyekibiina ekisinga obuganzi – SG Todwong

Ssaabawandiisi wa National Resistance Movement – NRM, Richard Todwong avuddeyo nategeeza nga ekibiina kya NRM bwekisinga obuganzi ebibiina…