Nnyimiriza okugoba abantu ku ttaka e Busalaga – Minisita Nabakooba

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ettaka Hon. Judith Nabakooba; “Mbaddeko e Busalaga, Kasanje Town Council, mu Disitulikiti y’e Wakiso okugonjoola olutalo lw’ettaka. Ndagidde enteekateeka zonna ebabadde balina ziyimirizibwe bunambiro okutuusa nga buli ludda luwuliriziddwa n’ensonga negonjoolwa. Mwekuume munaku zino ez’ebikujjuko.”

Add Your Comment