Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 355 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Poliisi ezudde emotoka eyabiddwa e Nyanama

December 22, 2021 · Mubiru Ali

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza ng’emotoka eno bweyolopeddwa ku Nyanama Police Post olunaku lweggulo nti yabiddwa. Nga beyambisa Kkamera enkettabikolwa batandise okubanoonya era Poliisi nebagoba ku lw’e Masaka. Emotoka bagisudde mu Lwera nebadduka era nga Poliisi ekola kyonna ekisoboka okubakwata.