Abasawo kisaawe Entebe bediimye

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Abasawo abakola omulimu gw’okukebera ekirwadde kya ssenyiga lumiimamawuggwe owa #COVID-19 ku kisaawe ky’ennyonyi Entebe okwobuwaze olunaku olwaeero bakedde kuteeka wansi ebikola enkya yaleero lwabutasasulwa. Abasawo bano bagamba nti tebabasasula okuva mu mwezi gwa October.
Omwogezi wa Ministry of Health- Uganda Emmanuel Ainebyoona avuddeyo nategeeza nti bagenda kukikolako.
 
Courtesy photo
Share.

Leave A Reply